Maddox Ssemanda Sematimba Namagembe Скачать

Maddox Ssemanda Sematimba Namagembe

Maddox Ssemanda Sematimba

Namagembe

Слушать
Скачать песню

Текст песни «Namagembe»

Maddox Ssemanda Sematimba

Namagembe oliwa
Ng'oluddeyo nnyo eyo gy'oli
Laba ndiwano nkulinze
Nindiridde owange
Nze gwe nasiima mu bangi
Ate anti bulijjo
Weetegerezanga nnyo abantu
Bwe mutabagana obulungi
Ababawalana lwe baba abangi
Ne babalemesa omukwano
Jjukira luli
Lwe twali ffembi
Ng'abatulaba, balaba bubi
Olw'okuba nti ffe tussa kimu
Ne tubalemesa, aah ah
Weyongere wano
Tobaliraana bali
Tobaliraana ab'okukulumya
Abo abakolerera okukulumya
Baveeko baviire eeh eh
Ooh oh, aah ah

Nkwagala
Nkwagala
Mpisibwa bubi bwe buziba (Mpisibwa bubi)
Ne bukya nga sikulabyeko
Nkwagala (Nkwagala)
Kimalamu amaanyi (Mpisibwa bubi)
Bwe mba sikulabyeko, oh oh
Mukwano Namagembe (Nkwagala)
Nkwagala nnyo tondekangawo
Mpisibwa bubi
Nga sikulabyeko
Bwe mba ne bye nkola, tebigenda
Nsula bubi nnyo nze (Nkwagala)
N'otulo ne tubula
Mpisibwa bubi
Bwe mba sikulabyeko

Ate anti bulijjo
Weetegerezanga nnyo abantu
Bwe mutabagana obulungi
Ababawalana lwe baba abangi
Ne babalemesa omukwano
Jjukira luli
Lwe twali ffembi
Ng'abatulaba, balaba bubi
Olw'okuba nti ffe tussa kimu
Ne tubalemesa, aah ah
Weyongere wano
Tobaliraana bali
Tobaliraana ab'okukulumya
Abo abakolerera okukulumya
Baveeko baviire eeh eh
Nkwagala (Nkwagala)
Mpisibwa bubi bwe buziba (Mpisibwa bubi)
Ne bukya nga sikulabyeko
Nkwagala (Nkwagala)
Kimalamu amaanyi (Mpisibwa bubi)
Bwe mba sikulabyeko, ooh ohh
Mukwano Namagembe (Nkwagala)
Nkwagala nnyo tondekangawo
Mpisibwa bubi
Nga sikulabyeko
Kuba ne bye nkola, tebigenda
Nsula bubi nnyo nze
Nkwagala
N'otulo ne tubula
Mpisibwa bubi
Bwe mba sikulabyeko
Tondekangawo ooh ohh
Nkwagala (Mpulila bubi)
Mpisibwa bubi nga sikulabyeko
Mukwano Namagembe
Tondekangawo ooh ohh
Nkwagala
Mpulila bubi, mpisibwa bubi
Bwe mba sikulabyeko
Mukwano Namagembe (Nkwagala)
Nkwagala nnyo tondekangawo
Mpisibwa bubi nga sikulabyeko
Nsula bubi (Nkwagala)
N'otulo ne tubula
Mpisibwa bubi bwe mba sikulabyeko
Nsula bubi nnyo nze (Nkwagala)

На странице доступен трек Namagembe от Maddox Ssemanda Sematimba (05:57). Слушайте онлайн или загрузите в mp3 в один клик бесплатно на свое устройство — выше есть текст песни.

Другие песни Maddox Ssemanda Sematimba

Все 15 треков

Свежее на Muzfrog

Все новинки →